|
|
| Okubika Nnalinya Catherine Nkinzi |
| Friday, 07 August 2009 (217 reads) |
Bannaffe mwenna mubikirwa Ssenga wa Ssabasajja Kabaka Nnalinya Catherine Nkinzi era nga Ssenga wÂ’omulangira Nickolas Basamula munnaffe wano mu kitundu, era Ssenga w'Abalangira nÂ’Abambejja mu Buganda abatamenyeddwa mannya yafudde.
Omugenzi abadde aweza emyaka 89 era yazikibwa nga Augusto 7, 2009, ku bijja bya ba Jjajja be Muzib Azaala Mpanga e Kasubi.
Obuganda bwonna bunnyolebwa. Tumusabira awummule mirembe.
Wereza email ku info@ggwangamujje bwooba wetaaga essimu yÂ’Omulangira Nickolas Basambula.
|
|
|
| Email this to a friend |
|
|